Luke 9:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
baalabikira mu kitiibwa; baali boogera ku kugenda kwe kwe yali agenda okutuukiriza mu Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abaali bamasamasa mu kitiibwa kyabwe nga boogera ku kufa kwa Yesu, kwe yali agenda okutuukiriza mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaalabika nga balina ekitiibwa, ne boogera ku kufa kwe kw'agenda okutuukiririza mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baalabikira mu kitiibwa, era ne boogera ku ngeri y'okufa kwe, kwe yali agenda okutuukiriza mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaalabika nga balina ekitiibwa, ne boogera ku kufa kwe kw'agenda okutuukiririza mu Yerusaalemi.