Luke 9:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali akyayogera ebyo, ekire ne kijja, ne kibabuutikira; ne batya nga balaba bayingirira ekire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye yali akyayogera ebyo ekire ne kibabikka, abayigirizwa ne bajjula okutya nga kibasaanikidde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo yali ng'akyayogera ebyo, ekire ne kijja ne kibasiikiriza: bwe baayingira mu kire ne batya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yali ng'akyayogera ebyo, ekire ne kijja ne kibabikka n'ekisiikirize kyakyo, awo abayigirizwa ne batya nga kibabikka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo yali ng'akyayogera ebyo, ekire ne kijja ne kibasiikiriza: bwe baayingira mu kire ne batya.