Luke 9:47 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu bwe yalaba ebirowoozo ebyali mu mitima gyabwe, n'akwata omwana omuto, n'amuyimiriza ku lusegere lwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu bwe yategeera ebirowoozo byabwe n’addira omwana omuto n’amuyimiriza w’ali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu bwe yalaba okuwakana mu mitima gyabwe, n'atwala omwana omuto, n'amussa ku lusegere lwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'amanya kye balowooza, n'aleeta omwana omuto, n'amuyimiriza kumpi naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu bwe yalaba okuwakana mu mitima gyabwe, n'atwala omwana omuto, n'amussa ku lusegere lwe,