Luke 9:55 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ye n'akyuka n'abakomako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’akyuka n’abanenya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye n'akyuka n'abanenya n'ayogera nti, “ Temumanyi omwoyo bwe guli gwe mulina. Kubanga Omwana w'omuntu teyajja kuzikiriza bulamu bwa bantu, wabula okubulokola.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abakyukira n'abanenya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'akyuka n'abanenya n'ayogera nti Temumanyi omwoyo bwe guli gwe mulina. Kubanga Omwana w'omuntu teyajja kuzikiriza bulamu bwa bantu, wabula okubulokola.