Luke 9:60 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amugamba nti: “Leka abafu baziike abafu baabwe; ggwe genda olangirire obwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’amugamba nti, “Leka abafu baziike abafu baabwe, naye ggwe genda olangirire obwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'amugamba nti, “ Leka abafu baziike abafu baabwe, naye ggwe genda obuulire obwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'amugamba nti: “Leka abo abali ng'abafu baziike abafu baabwe, naye ggwe genda otegeeze abantu ebifa ku Bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'amugamba nti Leka abafu baziike abafu baabwe, naye ggwe genda obuulire obwakabaka bwa Katonda.