Malachi 1:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kyokka Ezawu ne mmukyawa, n'ensozi ze nazireka matongo, n'obusika bwe ne mbufuula nfo ya bibe eby'omu ddungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Esawu namukyawa ne nfuula ensi ye ey’ensozi okuba amatongo, obusika bwe ne mbuwa ebibe eby’omu ddungu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye Esawu nnamukyawa, ne nfuula ensozi ze okuba amatongo, ne mpa obusika bwe ebibe eby'omu ddungu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne nkyawa Esawu. Ensozi za Esawu nazifuula matongo, ensi ye ne ngiwa ebibe eby'omu ddungu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye Esawu nnamukyawa, ne nfuula ensozi ze okuba amatongo, ne mpa obusika bwe ebibe eby'omu ddungu.