Malachi 1:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mujja kukyerabirako ddala mmwennyini, mugambe nti: ‘Omukama mukulu n'emitala w'ensalo za Yisirayeli.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era amaaso gammwe galiraba ne mwogera nti, ‘ Mukama agulumizibwe okusukka ensalo ya Isirayiri.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era amaaso gammwe galiraba, ne mwogera nti, “Mukama agulumizibwe okusukka ensalo ya Isiraeri!”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli baliraba kino, ne bagamba nti: “Mukama mukulu n'ebweru w'ensi ya Yisirayeli.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era amaaso gammwe galiraba, ne mwogera nti Mukama agulumizibwe okusukka ensalo ya Isiraeri.