Malachi 3:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Munjogeddeko ebigambo ebizito, Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Weewaawo ebigambo byammwe gye ndi bibadde bya bukambwe,” bw’ayogera Mukama. “Ate nga mugamba nti, ‘Twakwogerako tutya obubi?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ebigambo byammwe byabanga biwaganyavu gyendi, bw'ayogera Mukama. Era mwayogera nti, ‘Twakwogerako tutya?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Munjogeddeko ebitali birungi. Naye mugamba nti: ‘Tukwogeddeko ki?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebigambo byammwe byabanga biwaganyavu eri nze, bw'ayogera Mukama. Era naye mwogera nti Twakwogerako tutya?