Malachi 3:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nze Omukama, sifuuka; awo nno, mmwe abantu ba Yakobo, temunnasaanawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kubanga nze Mukama sijjulukuka: mmwe, batabani ba Yakobo, noolwekyo siribazikiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga nze Mukama sijjululuka; mmwe, batabani ba Yakobo, kyemuva mulema okumalibwawo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nze Mukama, sikyukakyuka, era mmwe bazzukulu ba Yakobo kyemuva mulema okumalibwawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga nze Mukama sijjulukuka: mmwe, batabani ba Yakobo, kyemuva mulema okumalibwawo.