Mark 1:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eddoboozi ne liva mu ggulu ne ligamba nti: “Ggwe mwana wange omwagalwa; nkwesiimiramu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eddoboozi ne liva mu ggulu nga ligamba nti, “Ggwe Mwana wange omwagalwa, ggwe, gwe nsanyukira ennyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'eddoboozi ne liva mu ggulu nga ligamba nti, “Ggwe Mwana wange gwe njagala, gwe nsanyukira ennyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eddoboozi ne liva mu ggulu nga ligamba nti: “Ggwe Mwana wange omwagalwa, era gwe nsiimira ddala.” Mak 9:7; Luk 3:22
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'eddoboozi ne lifuluma mu ggulu erigamba nti Ggwe Mwana wange gwe njagala, gwe nsanyukira ennyo.