Mark 1:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amangu ago n'ava mu sinaagooga, n'agenda mu nnyumba ya Simoni ne Andureya, ng'ali wamu ne Yakobo ne Yowanna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago ne bava mu kkuŋŋaaniro ne bagenda mu nnyumba ya Simooni ne Andereya nga bali ne Yakobo ne Yokaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amangwago bwe baava mu kkuŋŋaaniro ne bagenda wamu ne Yakobo ne Yokaana mu nnyumba ya Simooni ne Andereya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwava mu kkuŋŋaaniro, Yesu n'agenda negi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amangu ago bwe baafuluma mu kkuŋŋaaniro ne bagenda wamu ne Yakobo ne Yokaana mu nnyumba ya Simooni ne Andereya.