Mark 1:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnyina wa muka Simoni yali ku ndiri ng'alina omusujja; amangu ago ne bamubuulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne basanga nga nnyina muka Simooni agalamidde mulwadde omusujja. Amangwago ne bakitegeeza Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo nnyazaala wa Simooni yali ng'agalamidde ng'alwadde omusujja. Amangwago ne bamubuulira bw'ali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yali yaakatuuka, ne bamubuulira nti nnyina wa muka Peetero omusujja gumuluma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo nnyina mukazi wa Simooni yali ng'agalamidde ng'alwadde omusujja; amangu ago ne bamubuulira bw'ali: