Mark 1:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obudde bwe bwawungeera, enjuba ng'egwa, ne bamuleetera abalwadde bonna n'abakwatiddwa emyoyo emibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo obudde bwe bwali buwungeera, ng’enjuba egwa, ne bamuleetera abalwadde bonna, n’abaaliko dayimooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olweggulo, enjuba ng'egudde, ne bamuleetera abalwadde bonna, n'abo abaaliko dayimooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akawungeezi, ng'enjuba egudde, ne bamuleetera abalwadde bonna, n'abaliko emyoyo emibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olweggulo, enjuba ng'egudde, ne bamuleetera abalwadde bonna, n'abo abaliko dayimooni.