Mark 1:39 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agenda ng'ayigiriza mu sinaagooga zaabwe mu Galilaaya yonna, ng'agoba n'emyoyo emibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo n’abuulira mu makuŋŋaaniro ag’omu kitundu kyonna eky’e Ggaliraaya, era n’agoba ne baddayimooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayingira mu makuŋŋaaniro gaabwe mu Ggaliraaya yonna, ng'abuulira ng'agoba baddayimooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'atyo n'atambula Galilaaya yonna, ng'ayigiriza mu makuŋŋaaniro gaabwe, era abantu abaliko emyoyo emibi ng'agibagobako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayingira mu makuŋŋaaniro gaabwe mu Ggaliraaya yonna, ng'abuulira ng'agoba dayimooni.