Mark 10:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abagamba nti: “Buli agoba mukazi we n'awasa omulala, aba ayenze eri mukazi we;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abagamba nti, “Omusajja bw’agobanga mukazi we n’awasa omukazi omulala, aba ayenze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abagamba nti, “Buli muntu yenna anaagobanga mukazi we, n'awasa omulala, nga azizza omusango ogw'obwenzi ku mukyala we;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abaddamu nti: “Buli agoba mukazi we, ate n'awasa omukazi omulala, aba azzizza omusango ogw'obwenzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Buli muntu yenna anaagobanga mukazi we, n'awasa omulala, ng'ayenze okumusobya;