Mark 10:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'omukazi singa anoba ku bba, n'afumbirwa omulala, aba ayenze.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’omukazi bw’ayawukananga ne bba n’afumbirwa omusajja omulala naye aba ayenze.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye yennyini bw'anaanobanga ewa bba, n'afumbirwa omulala, ng'ayenze.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era singa omukazi anoba ewa bba, ate n'afumbirwa omusajja omulala, aba ayenze.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye yennyini bw'anaanobanga ewa bba, n'afumbirwa omulala, ng'ayenze.