Mark 10:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne bamuleetera abaana abato abakwateko, naye abayigirizwa be ne babakomako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu ne bamuleetera abaana abato abakwateko, naye abayigirizwa be ne bajunga abaabaleeta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bamuleetera abaana abato, abakwateko; naye abayigirizwa be ne bajunga abaabaleeta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu abamu baali baleeta abaana abato eri Yesu abakwateko, naye abayigirizwa be ne babaziyiza nga bababoggolera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bamuleetera abaana abato, okubakomako: abayigirizwa be ne bajunga abaabaleeta.