Mark 10:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'ayanukula, n'amugamba nti: “Muyigiriza, ebyo byonna nabikwata okuva mu buto bwange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’amuddamu nti, “Omuyigiriza, ebyo byonna simenyangako na kimu okuva mu buvubuka bwange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amugamba nti, “Omuyigiriza, ebyo byonna nnabikwata okuva mu buto bwange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusajja ono n'addamu Yesu nti: “Muyigiriza, ebiragiro ebyo byonna nabituukiriza okuviira ddala mu buto, n'okutuusa kati.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nti Omuyigiriza, ebyo byonna nnabikwata okuva mu buto bwange.