Mark 10:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo ne bawuniikirira n'okusingawo ne bagambagana nti: “Awo nno ani asobola okulokoka?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne beewuunya nnyo nga bwe beebuuzaganya nti, “Olwo kale ani ayinza okulokolebwa!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bawuniikirira nnyo, ne bamugamba nti, “Kale ani ayinza okulokoka?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bawuniikirira nnyo, ne bagambagana nti: “Kale olwo ani ayinza okulokolebwa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bawuniikirira nnyo, ne bamugamba nti Kale ani ayinza okulokoka?