Mark 10:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abaanukula nti: “Musa yabalagira ki?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’addamu nti, “Musa yagamba atya ku nsonga eyo?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye n'addamu n'abagamba nti, “Musa yabalagira atya?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye n'abaddamu nti: “Musa yabalagira ki?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'addamu n'abagamba nti Musa yabalagira atya?