Mark 10:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
sso mu mmwe si bwe kiri. Buli ayagala okubeera omukulu mu mmwe, abeere muweereza wammwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye mu mmwe si bwe kiri bwe kityo. Yenna ayagala okuba omukulembeze mu mmwe, asaanira abeerenga muweereza wa banne.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mu mmwe tekiri bwe kityo: naye buli ayagala okubeera omukulu mu mmwe anaabanga muweereza wammwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mu mmwe si bwe kiteekwa okuba. Wabula mu mmwe, buli ayagala okuba omukulembeze, ateekwa okuba omuweereza wa banne,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mu mmwe tekiri bwe kityo: naye buli ayagala okubeera omukulu mu mmwe anaabanga muweereza wammwe;