Mark 10:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ayagala okubeera omubereberye mu mmwe, abeere muddu wa bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne buli ayagala okuba omwami mu mmwe, asaana abeere muddu wa banne bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
na buli ayagala okuba ow'olubereberye mu mmwe anaabanga muddu wa bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era buli ayagala okuba ow'olubereberye, ateekwa okuba omuddu wa bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
na buli ayagala okuba ow'olubereberye mu mmwe anaabanga muddu wa bonna.