Mark 10:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abagamba nti: “Musa yalagira ekiwandiiko ekyo olw'okubeera obukakanyavu bw'emitima gyammwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abagamba nti, “Olw’obukakanyavu bw’emitima gyammwe, kyeyava abawandiikira etteeka lino.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'abagamba nti, “Olw'obukakanyavu bw'emitima gyammwe kyeyava abawandiikira etteeka lino.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Olw'obukakanyavu bw'emitima gyammwe, Musa kyeyava abateerawo ekiragiro ekyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu n'abagamba nti Olw'obukakanyavu bw'emitima gyammwe kyeyava abawandiikira etteeka lino.