Mark 10:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye okuva mu masooka g'okutondebwa Katonda yabakola omusajja n'omukazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye okuva ku lubereberye yabatonda omusajja n’omukazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye okuva ku lubereberye lw'okutonda, yabatonda omusajja n'omukazi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye okuva ku ntandikwa ensi lwe yatondebwa, ‘Katonda yatonda omusajja n'omukazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye okuva ku lubereberye lw'okutonda, yabatonda omusajja n'omukazi.