Mark 10:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'ekyo omusajja kyaliva alirekanga kitaawe ne nnyina n'agattibwa ne mukazi we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja ky’anaavanga aleka kitaawe ne nnyina, n’agenda n’agattibwa ne mukazi we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu kyanaavanga aleka kitaawe ne nnyina, ne yeegatta ne mukazi we;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo omusajja anaalekanga kitaawe ne nnyina, n'abeera ne mukazi we,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu kyanaavanga aleka kitame ne nnyina ne yeegatta ne mukazi we;