Mark 11:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwakabaka bwa kitaffe Dawudi obujja bugulumizibwe omukisa. Hosanna waggulu ddala eyo!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Atenderezebwe olw’okukomyawo obwakabaka bwa jjajjaffe Dawudi n’okubuwa omukisa!” “Ozaana! Ayi ali waggulu ennyo!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buweereddwa omukisa obwakabaka obujja, obwa jjajjaffe Dawudi: Ozaana waggulu ennyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obwakabaka bwa jjajjaffe Dawudi obujja okuzzibwawo buweereddwa omukisa. Mukama, ali mu ggulu, atenderezebwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buweereddwa omu kisa obwakabaka obujja, obwajjajja ffe Dawudi: Ozaana waggulu ennyo.