Mark 11:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olwaddako, bwe baali bava e Betaniya, enjala n'emuluma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enkeera bwe baali bava e Besaniya, Yesu n’alumwa enjala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo enkeera, bwe baali bavudde e Bessaniya n'alumwa enjala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwaddirira, Yesu n'abayigirizwa be bwe baali bava e Betaniya, Yesu n'alumwa enjala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe bwakya enkya, bwe baali bavudde mu Bessaniya n'alumwa enjala.