Mark 11:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyenva mbagamba nti byonna bye munaasabanga nga mwegayirira, mukkirizenga nga mujja kubifuna; era mulibifuna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo mbagamba nti buli kye munaasabanga, mukkirize nti mukiweereddwa, era kinaabanga bwe kityo gye muli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyenva mbagamba nti Ebigambo byonna byonna bye musaba n'okwegayirira, mukkirize nga mubiweereddwa, era mulibifuna
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo mbagamba nti: buli kye musaba Katonda, mukkirize nti mukifunye, era mulikifuna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyenva mbagamba nti Ebigambo byonna byonna bye musaba n'okwegayirira, mukkirize ga mubiweereddwa, era mulibifuna.