Mark 11:26 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe mutaasonyiwenga, ne Kitammwe ali mu ggulu talibasonyiwa byonoono byammwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bwe mutasonyiwa, era ne Kitammwe ali mu ggulu talisonyiwa byonoono byammwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye singa temusonyiwa, olwo ne Kitammwe ali mu ggulu talibasonyiwa bibi byammwe.”]
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bwe mutasonyiwa, era ne Kitammwe ali mu ggulu talisonyiwa byonoono byammwe.