Mark 11:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abagamba nti: “Nzija kubabuuzaayo ekigambo kimu; munziremu, nange ndyoke mbabuulire obuyinza obunkoza ebyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’abaddamu nti, “Bwe munaamala okunziramu ekibuuzo kyange kimu, nange n’ababuulira eyampa obuyinza obwo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'abagamba nti, “ Nange ka mbabuuze mmwe ekigambo kimu, munziremu, nange nnaababuulira mmwe obuyinza bwe buli obunkoza bino.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Nange ka mbabuuze ekibuuzo kimu. Singa munziramu, olwo nnaababuulira obuyinza bwe nnina okukola ebintu bino.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu n'abagamba nti Naye kambabuuze mmwe ekigambo kimu, munziremu, nange nnaabuulira mmwe obuyinza bwe buli obunkoza bino.