Mark 11:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale, batismu ya Yowanna yava mu ggulu, nandiki mu bantu?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okubatiza kwa Yokaana kwava mu ggulu oba kwava eri bantu? Munziremu!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okubatiza kwa Yokaana kwava mu ggulu, nantiki mu bantu? Munziremu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani yatuma Yowanne okubatiza, Katonda, oba bantu? Munziremu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okubatiza kwa Yokaana kwava mu ggulu, nantiki mu bantu? munziremu.