Mark 12:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bagireeta. N'abagamba nti: “Ekifaananyi kino n'ekiwandiiko ebiriko by'ani?” Ne bamugamba nti: “Bya Kayisari.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bagimuleetera, n’ababuuza nti, “Ekifaananyi kino n’ebiwandiiko ebiri ku nsimbi kuno by’ani?” Ne bamuddamu nti, “Bya Kayisaali.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bagireeta. N'abagamba nti, “Ekifaananyi kino n'obuwandiikeko buno by'ani?” Ne bamugamba nti, “ Bya Kayisaali.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagireeta. Ye n'ababuuza nti: “Ekifaananyi n'amannya ebiriko by'ani?” Ne baddamu nti: “Bya Kayisaari.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bagireeta. N'abagamba nti Ekifaananyi kino n'obuwandiikeko buno by'ani? Ne bamugamba nti Bya Kayisaali.