Mark 12:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasaddukaayo, abo abagamba nti tewali kuzuukira, ne bajja gy'ali, ne bamubuuza nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abasaddukaayo abagamba nti tewali kuzuukira, ne bamubuuza nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abasaddukaayo, abagamba nti tewali kuzuukira, ne bajja w'ali; ne bamubuuza nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abasaddukaayo, abagamba nti tewali kuzuukira, ne bajja eri Yesu, ne bamubuuza nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abasaddukaayo, abagamba nti tewali kuzuukira, ne bajja w'ali; ne bamubuuza ne bagamba nti