Mark 12:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna omusanvu ne bataleka baana. N'oluvannyuma lwa bonna omukazi n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna omusanvu ne bafa ne baggwaawo. Oluvannyuma n’omukazi naye n’afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bonna omusanvu ne bafa nga tebalesewo baana. Oluvannyuma bonna nga baweddewo n'omukazi n'afa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna omusanvu baawasa omukazi oyo, kyokka ne batamuzaalamu mwana. Oluvannyuma, bonna nga bamaze okufa, omukazi naye n'afa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bonna omusanvu ne batalekaawo zzadde. Oluvannyuma bonna nga baweddewo n'omukazi n'afa.