Mark 12:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale mu mazuukira, aliba muka ani? Anti bonna omusanvu baamuwasaako.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale, mu kuzuukira kw’abafu omukazi oyo aliba muka ani, kubanga bonna yabafumbirwako?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale bwe balizuukira aliba muka ani ku bo? Kubanga bonna omusanvu baamuwasa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale ku lunaku olw'okuzuukira, abantu bwe balizuukira, omukazi oyo aliba muk'ani? Bonna omusanvu baamuwasa!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale bwe balizuukira aliba muka ani ku bo? kubanga bonna omusanvu baamuwasa.