Mark 12:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era mu njigiriza ye n'abagamba nti: “Mwekengere abawandiisi, abaagala okukumbira mu matanvuuwa, n'okulamusibwa mu mbuga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’ayigiriza ng’agamba nti, “Mwekuume abannyonnyozi b’amateeka, kubanga baagala nnyo okwambala ne batambulatambula mu butale ng’abantu babalamusa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mu kuyigiriza kwe n'abagamba nti, “Mwekuume abawandiisi abaagala okutambula nga bambadde engoye empanvu, n'okulamusibwa mu butale,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu bwe yali ng'ayigiriza, n'agamba nti: “Mwekuume abannyonnyozi b'amateeka, abaagala okutambula nga bambadde engoye empanvu ezikweya, era abaagala okulamusibwa mu butale,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mu kuyigiriza kwe n'abagamba nti Mwekuume abawandiisi abaagala okutambula nga bambadde engoye empanvu, n'okulamusibwa mu butale,