Mark 12:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abatumira ate omuweereza omulala; n'oyo ne bamukuba olubale, ne bamuvumaavuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nannyini nnimiro n’atuma omuddu we omulala, oyo ne bamukuba olubale, ne bamuswaza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ate n'abatumira omuddu omulala, oyo ne bamukuba olubale, ne bamuswaza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“N'abatumira nate omuddu omulala, ne bamukuba olubale, ne bamuswazaswaza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ate n'abatumira omuddu omulala, oyo ne bamwasa olubale, ne bamuswaza.