Mark 13:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ow'oluganda aliwaayo muganda we okuttibwa, ne kitaawe w'omwana, omwana we; abaana balisitukira mu babazaala ne babawaayo battibwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Owooluganda aliwaayo muganda we okuttibwa, ne kitaawe w’omwana aliwaayo omwana we. Abaana balijeemera bazadde baabwe ne babatta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ow'oluganda anaawangayo muganda we okumutta, ne kitaawe w'omwana anaamuwangayo; abaana banaajeemeranga abaabazaala, banaabassissanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Owooluganda aliwaayo muganda we okuttibwa, ne kitaawe w'omwana aliwaayo omwana we. Abaana balijeemera bazadde baabwe, ne babawaayo okuttibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ow'oluganda anaawangayo muganda we okumutta, ne kitaawe w'omwana anaamuwangayo; abaana banaajeemeranga abaabazaala, banaabassanga.