Mark 13:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
emmunyeenye ez'omu ggulu zirigwa okuva ku ggulu, n'amaanyi ag'omu ggulu galinyeenyezebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era, emmunyeenye zirikunkumuka, n’aboobuyinza ab’omu bbanga balikankana.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'emmunyeenye zirigwa okuva mu ggulu, n'amaanyi ag'omu ggulu galikankanyizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emmunyeenye ziriwanuka waggulu ne zigwa, n'amaanyi agali waggulu mu bbanga galinyeenyezebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'emmunyeenye ziriba nga zigwa okuva mu ggulu, n'amaanyi ag'omu ggulu galikankana.