Mark 13:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nammwe nno bwe mulabanga ebyo byonna bibaawo, mumanyanga nti ali kumpi, ku miryango kwennyini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo nammwe bwe muliraba ebintu ebyo nga bibaawo, nga mumanya nti ekiseera kiri kumpi, era kisemberedde ddala ku luggi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era nammwe bwe mutyo, bwe mulabanga ebyo nga bituuse, mutegeere ng'ali kumpi, ku luggi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ngeri ye emu, bwe mulabanga ebyo nga bibaawo, mumanyanga nti enkomerero eri kumpi nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era nammwe bwe mutyo, bwe mulabanga ebyo nga bituuse; mutegeere ng'ali kumpi, ku luggi.