Mark 13:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Tubuulire, ebyo birituuka ddi, ate kabonero ki akalyoleka ng'ebyo byonna binaatera okutuukirizibwa?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tutegeeze, ebintu byonna we birituukirira, era n’akabonero akalibaawo ng’ebyo byonna bigenda okutuukirira.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Tubuulire, ebyo biribaawo ddi? Era akabonero ki akalibaawo ng'ebyo byonna bigenda okutuukirira?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Tubuulire, ebyo biribaawo ddi? Era kabonero ki akaliraga nti ebyo byonna binaatera okubaawo?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tubuulire, ebyo biribaawo ddi? n'akabonero ki ak'ebyo nga bigenda okutuukirizibwa byonna?