Mark 13:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'asooka okubagamba nti: “Mwekkaanye, tewabaawo abawubisa;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abagamba nti, “Mwekuume omuntu yenna tababuzaabuzanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'atandika okubagamba nti, Mwekuume, omuntu yenna tabakyamyanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abagamba nti: “Mwerinde waleme kubaawo ababuzaabuza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'asooka okubagamba nti Mwekuume, omuntu yenna tabakyamyanga.