Mark 13:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bangi balijja mu linnya lyange nga bagamba nti: ‘Nze nzuuyo!’ era baliwubisa bangi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bangi abalijja mu linnya lyange nga bagamba nti, ‘Nze nzuuyo,’ era balibuzaabuza bangi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bangi abalijja mu linnya lyange nga boogera nti, Nze nzuuyo; era balikyamya bangi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bangi balijja nga beeyita nze, era balibuzaabuza bangi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bangi abalijja mu linnya lyange nga boogera nti Nze nzuuyo; era balikyamya bangi.