Mark 14:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ne bagamba nti: “Kyokka si ku mbaga enkulu, sikulwa nga wabaawo akeegugungo k'abantu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bagamba nti, “Si mu kiseera ky’embaga y’Okuyitako, kubanga abantu bayinza okuleetawo akeegugungo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga baagamba nti, “Si ku lunaku lwa mbaga, kubanga abantu bayinza okuleetawo akegugungo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ne bagamba nti: “Tuleme kumukwata mu biseera bya nnaku nkulu, sikulwa ng'abantu beegugunga.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga baagamba nti Si ku lunaku lwa mbaga, mpozzi waleme okubaawo akeegugungo mu bantu.