Mark 14:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'akwata ekikompe, ne yeebaza, n'akibawa, ne banywako bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate n’addira ekikompe ne yeebaza n’akibawa; bonna ne banywa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ate n'addira ekikompe, awo bwe yamala okwebaza, n'akibawa; ne bakinywako bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate n'akwata ekikopo, era bwe yamala okwebaza Katonda n'abawa bonna ne banywa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'addira ekikompe, awo bwe yamala okweyanza, n'abawa; ne bakinywako bonna.