Mark 14:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mazima ka mbabulire, siriddayo kunywa ate ku kibala kya muzabbibu okutuusa ku lunaku olwo lwe ndikinywa obuggya mu bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala mbagamba nti sigenda kuddayo kunywa ku kibala kya muzabbibu okutuusa ku lunaku luli lwe ndikinywa nga kisingawo obulungi mu bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mazima mbagamba nti Sirinywa nate ku kibala ku muzabbibu, okutuusa ku lunaku luli lwe ndikinywa nga kiggya mu bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mazima mbagamba nti siryongera kunywa mwenge gwa mizabbibu, okutuusa lwe ndigunywa, nga muggya, mu Bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mazima mbagamba nti Sirinywa nate ku bibala ku muzabbibu, okutuusa ku lunaku luli lwe ndigunywa omuggya mu bwakabaka bwa Katonda.