Mark 14:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abagamba nti: “Mmwe mwenna ekiro kino mujja kwesittala, kubanga baawandiika nti: ‘Ndikuba omusumba, endiga ne zibuna emiwabo.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abagamba nti, “Buli omu ku mmwe ajja kunjabulira, kubanga kyawandiikibwa nti, “ ‘Ndikuba omusumba, endiga ne zisaasaana.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'abagamba nti, “Muneesittala mwenna: kubanga kyawandiikibwa nti, ‘Ndikuba omusumba, n'endiga zirisaasaana.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'agamba abayigirizwa be nti: “Mwenna munadduka ne munjabulira, kubanga kyawandiikibwa nti: ‘Nditta omusumba, endiga ne zisaasaana.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu n'abagamba nti Muneesittala mwenna: kubanga kyawandiikibwa nti Ndikuba omusumba, n'endiga zirisaasaana.