Mark 14:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero n'amugamba nti: “Abalala bonna ne bwe baneesittala, nze nedda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Peetero n’amugamba nti, “Abalala bonna ne bwe banaakwabulira, nze siikwabulire!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Peetero n'amugamba nti, “Newakubadde nga bonna baneesittala, naye si nze.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Peetero n'amugamba nti: “Abalala bonna ne bwe banadduka ne bakwabulira nze siikwabulire.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Peetero n'amugamba nti Newakubadde nga bonna baneesittala, naye si nze.