Mark 14:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ajja era, n'abasanga nga beebase; kubanga amaaso gaabwe gaali gakambagga; ne batalaba kye bamuddamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akomawo we bali, n’abasanga nga beebase, kubanga amaaso gaabwe gaali gakambira. Ne batamanya kya kumuddamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akomawo nate, n'abasanga nga beebase, kubanga amaaso gaabwe gaali gakambira. Ne batamanya kya kumuddamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'ajja nate n'abasanga era nga beebase, kubanga amaaso gaabwe gaali gajjudde otulo. Ne babulwa kye banaamuddamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akomawo nate, n'abasanga nga beebase, kubanga amaaso gaabwe gaali gakambagga nnyo; so tebaamanya bwe banaamuddamu.