Mark 14:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyamuwaayo yali abawadde akabonero, ng'agambye nti: “Gwe nnaanywegera, nga ye wuuyo; mumukwate, mumutwale nga mumukuuma.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda yali abagambye nti, “Gwe nnanywegera, ye wuuyo mumukwate, mumutwale nga mumunywezezza.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yuda eyamulyamu olukwe yali abawadde akabonero nti, “Gwe nnaanywegera, nga ye wuuyo; mumukwate, mumutwale nga mumunywezezza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo eyalyamu Yesu olukwe, yali amaze okuwa ekibiina ky'abantu akabonero ng'agamba nti: “Omuntu gwe nnaalamusa nga mmunywegera, ye wuuyo, mumukwate era mumutwale nga mumunywezezza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oyo eyamulyamu olukwe yali abawadde akabonero ng'agamba nti Gwe nnaanywegera, nga ye wuuyo; mumukwate, mumutwale nga mumunywezezza.